bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 27
Job 27
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 26
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 28 →
1
Awo Yobu n'addamu okwogera n'agamba nti:
2
“Nga Katonda bw'ali omulamu anziggyeko eddembe lyange, Era Omuyinza w'ebintu byonna, andeetedde okunyolwa mu mwoyo, gwe ndayira nti:
3
Nga nkyali mulamu, Era nga nkyasa omukka Katonda gwe yampa,
4
Siriyisa bya bulimba mu kamwa kange; Wadde okwogeza olulimi lwange eby'obukuusa.
5
Kye sisobola kukola kwe kubagamba nti mmwe muli batuufu. Okutuusa lwe ndifa ssiryeggyako obugolokofu bwange.
6
Obutuukirivu bwange mbunyweza siribuvaako, Omutima gwange tegunsalirenga musango nga nkyali mulamu.
7
Omulabe wange abonerezebwenga ng'omubi. N'oyo anumbaganye akolweko ng'atali mutuukirivu.
8
Ssuubi ki atamanyi Katonda lya lina, Katonda ng'amukomeza, N'amuggyako obulamu bwe?
9
Katonda aliwuliriza okukaaba kwe, Ennaku bwe ziri mutuukako?
10
Anaasanyukiranga Omuyinza w'ebintu byonna, N'akaabira Katonda mu biro byonna?
11
Ka mbayigirize mmwe nti Katonda wa buyinza. Ssi bakweke ebifa ku Muyinza w'ebintu byonna.
12
Naye nammwe bennyini mubyerabiddeko n'amaaso gammwe. Kale lwaki mwogera ebitalina makulu?
13
Guno gwe mugabo Katonda gw'awa ababi, Bwe busika bw'abajoozi bwe baweebwa Omuyinza w'ebintu byonna.
14
Abaana be bwe baala, baba ba kufa kitala. Ne zzadde lyabwe terikkuta mmere.
15
Abanaawonanga okufa ekitala, banattibwanga olumbe. Ne bannamwandu be tebaakungubagenga.
16
Omubi ne bw'alikungaanya ffeeza ezitabalika, N'abeera ne byambalo ebingi ennyo,
17
Okutegeka ayinza okubitegeka, naye omutuukirivu ye alibyambala, Era ataliiko musango ye aligabana ffeeza.
18
Ennyumba gy'azimba eba ya kiwojjolo, teba ngumu. Era ng'ensiisira y'omukuumi w'ennimiro.
19
Agenda okwebaka nga mugagga, kyokka taliddayo kuba bw'atyo. W'alizibulira ati amaaso ng'obugagga bwe tebukyaliwo.
20
Ebitiisa bimutuukako ng'amazzi agakulukuta, Ekiro Kibuyaga n'amukuŋŋunsa.
21
Embuyaga ez'ebuvanjuba zimusitula n'agenda, Ne zimukunguzza okumujja w'abeera.
22
Emufuumuula awatali kusaasira, Ng'afuba okugyetakkuluzaako.
23
Abantu balimukubira mu ngalo, Era balimusooza ave mu kifo kye.”
← Chapter 26
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 28 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42