bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 12
Job 12
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 11
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 13 →
1
Awo Yobu n'addamu n'agamba nti:
2
Mazima ddala mmwe muli bantu buntu, Era amagezi galifiira wamu nammwe.
3
Naye nange ntegeera, so si mmwe mwekka, Mmwe temunsinga. Ani atamanyi bigambo ebyo bye mwogerako?
4
Mikwano gyange ginsekerera, Nze eyasabanga Katonda n'anziramu, Sirina kibi kye nkoze, naye nsekererwa abantu.
5
Mmwe muli bulungi, kyokka munduulira nze, Oyo ali mu buzibu ate mumwongerako buzibu.
6
Amaka g'abanyazi gaba bulungi, N'abo abanyiiza Katonda babeera mu mirembe, Amaanyi gaabwe, ye katonda waabwe gwe beesiga.
7
Naye nno buuza ensolo, zinaakuyigiriza, N'ennyonyi ez'omu bbanga, zinaakubuulira.
8
Oba yogera n'ebimera, binaakuyigiriza, N'ebyennyanja ebiri mu nnyanja binaakunnyonnyola.
9
Kitonde ki ekitamanyi, Mukama yaleese bino byonna?
10
Obulamu bwa buli kintu ekiramu buli mu mukono gw'oyo, N'omukka gw'abantu bonna.
11
Omuntu bwawuulira tayawulamu bituufu, n'abulimba, Nga bw'alya emmere ayawulamu ewooma n'etawooma?
12
Amagezi gaba na bakadde, N'okutegeera kuba mu kuwangaala emyaka emingi.
13
Katonda ye alina amagezi n'amaanyi, Yalina entegeka n'okutegeera.
14
Ekyo kya menya, tekiyinzika kuzimbibwa nate, Katonda gw'aggalira, tewali amuggulira.
15
Bw'aziyiza enkuba okutonnya, wabaawo ekyeya. bw'agireka n'etonnya, amataba ne gabiika ensi.
16
Katonda wa maanyi, era omuwanguzi. Alimbibwa n'alimba bali mu buyinza bwe.
17
Aggyawo amagezi g'abafuzi, N'abalamuzi abafuula abasirusiru.
18
Ba kabaka abaggyako obuyinza, Era abafuula abaddu.
19
Atoowaza ba bakabona, Era amegga ab'amaanyi.
20
Asirisa abo abantu be beesiga, N'abakadde abaggyako okutegeera kwabwe.
21
Aleeta okunyoomebwa ku balangira, Era anaafuya ab'amaanyi.
22
Ayolesa eby'obuziba ng'abiggya mu kizikiza, Era aleeta ekitangaala mu kizikiza ekikutte.
23
Agulumiza amawanga, era agazikiriza. Agafuula ag'amaanyi, ate n'agasaanyawo.
24
Abafuzi b'abantu ab'omu nsi abafuula abasiru, N'ababungeeseza eyo mu ddungu awatali kkubo.
25
Bawammantira mu kizikiza ekikutte ennyo, Era abatagazza ng'omutamiivu.
← Chapter 11
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 13 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42