bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 35
Job 35
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 34
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 36 →
1
Awo Eriku n'addamu n'agamba nti,
2
“Olowooza kituufu ggwe okugamba nti, ‘Siriiko musango mu maaso ga Katonda?’
3
N'okubuuza n'obuuza Katonda nti, ‘Ekibi kyange kikukosa kitya? n'obutakola kibi bungasiza ki?’
4
Nja kukuddamu, Wamu ne mikwano gyo.
5
Tunuulira eggulu, olabe. Era tunuulira eggulu olabe ebire ebyewanise waggulu ennyo.
6
Bw'oyonoona, omukolako kabi ki? Ebibi byo bwe byeyongera obungi, bimukolako ki?
7
Bw'obeera omutuukirivu oba omuyamba ki? Oba kiki kya kufunako?
8
Obubi bwo buyinza okulumya omuntu nga ggwe. N'ebirungi by'okola gwe biyamba.
9
Olw'okujoogebwa okungi ennyo abantu bakaaba. Bakaaba bafune abayamba okubalokola mu omukono ogw'ab'amaanyi.
10
Naye tewali agamba nti, ‘Katonda Omutonzi wange ali ludda wa, Asobozesa abantu okuyimba nga bali mu kaseera akazibu.
11
Atuyigiriza okusinga ensolo ez'oku nsi, Era atuwa amagezi okusinga ebinyonyi eby'omu bbanga.’
12
Kale bakaaba, naye Katonda tabaddamu, Kubanga bamalala era babi.
13
Mazima Katonda taawuliriza bigambo bitaliimu, Omuyinza w'ebintu byonna tabissaako mwoyo.
14
Kale olwo anaawulira atya bw'ogamba nti tomulaba? Era bw'ogamba nti omusango gwo guli mu maaso ge, naawe omulindirira?
15
Era kaakano oba nga tabonerezza na busungu bwe, Era tassaayo nnyo omwoyo ku bibi,
16
Yobu kyava ayasama akamwa ke okwogera ebigambo ebitaliimu nsa, Ayongera kwogera bigambo byatamanyi.”
← Chapter 34
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 36 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42