bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Job 18
Job 18
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 17
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 19 →
1
Awo Birudaadi Omusuki n'addamu n'agamba nti:
2
“Munaatuusa wa okunoonya eby'okwogera? Musooke okulowooza, tulyoke twogera.
3
Lwaki otutwala nga ensolo? Lwaki otufuula abatali balongoofu mu maaso go?
4
Ggwe eyeetaagula mu busungu bwo, Ensi erirekebwa ku lulwo? Oba olwazi luliggibwa mu kifo kyalwo?
5
Obulamu bw'omwonoonyi buzikira ng'ettaala, Oba ng'omumuli ogutaddayo kwaka.
6
Aliba ng'ennyumba erimu ekizikiza, Ettaala eri waggulu we bw'ezikira.
7
Nga takyatambuza maanyi, Mu magezi ge mwagwiridde.
8
Ebigere bye ye bimusudde mu kitimba, Era yeesudde yekka mu mutego.
9
Omutego gumukutte ekisinziiro, Akakunizo kamunywezezza.
10
Bamuteze akamasu mu ttaka, Bamukwese ekigu mu kkubo.
11
Entiisa eneemukanga okuva buli ludda, Era en'emugobanga okumukwata.
12
Enjala emuluma okumumalamu amaanyi ge, N'obuyinike bunaamubanga kumpi nnyo.
13
Obulwadde bumazewo omubiri gwe, Bulidde ebitundu bye byonna.
14
Anaasimbulwanga mu nnyumba ye gye yeesiga, Era anaaleetebwanga eri kabaka w'entiisa.
15
Buli ayagala anaayingira mu nnyumba etekyali yiye, Obuganga bumansibwa mu kifo mwe yabeeranga.
16
Aliba ng'omuti ogukala okuviira ddala mu ttaka, okutuuka waggulu mu busanso.
17
Ekijjukizo kye tekibengawo ku nsi, Tewaabenga amujjukira.
18
Anaagoberwanga mu kizikiza okuva mu kitangaala, Era anaaggyibwanga mu nsi.
19
Taabenga na mwana newakubadde omuzzukulu mu bantu be, Newakubadde omuntu yenna alisigala gye yabeeranga.
20
Abanaaddangawo baneewuunyanga olunaku lwe, Ng'abo abaasooka lwe lwabaatiisa.
21
Mazima enkomerero y'ababi bweba bwetyo ddala, Era n'abo abateesiga Katonda.”
← Chapter 17
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 19 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42