bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Genesis 12
Genesis 12
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 11
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 13 →
1
Awo Mukama n'agamba Ibulaamu nti, “Va mu nsi yo ne mu kika kyo, ne mu nnyumba ya kitaawo, ogende mu nsi gye ndikulaga.
2
Ndikufuula eggwanga eddene, era ndikuwa omukisa, era ndikuza erinnya lyo; era beeranga mukisa ggwe;
3
nange naabawanga omukisa abanaakusabiranga ggwe omukisa, n'oyo anaakukolimiranga naamukolimiranga nze; ne mu ggwe ebika byonna eby'omu nsi mwe biriweerwa omukisa.”
4
Bw'atyo Ibulaamu n'agenda, nga Mukama bwe yamugamba; ne Lutti n'agenda naye; Ibulaamu yali awezezza emyaka nsanvu mu etaano (75) bwe yava mu Kalani.
5
Ibulaamu n'atwala Salaayi mukazi we, ne Lutti omwana wa muganda we, n'ebintu byabwe byonna bye baali bakuŋŋaanyizza, n'abaddu be baafunira mu Kalani; ne bavaayo okuyingira mu nsi ya Kanani; ne bayingira mu nsi ya Kanani.
6
Ibulaamu n'ayita mu nsi eyo n'atuuka e Sekemu, awali omuvule gwa Mmoole. Era Omukanani yali akyali mu nsi mu biro ebyo.
7
Mukama n'alabikira Ibulaamu, n'ayogera nti, “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno.” N'azimbira Mukama eyamulabikira ekyoto.
8
N'avaayo n'agenda awali olusozi, ku luuyi olw'ebuvanjuba olw'e Beseri, n'asimba eweema ye, e Beseri nga kiri ku luuyi olw'ebugwanjuba, ne Ayi ku luuyi olw'ebuvanjuba. Ibulaamu n'azimba ekyoto, n'akoowoola erinnya lya Mukama.
9
Ibulaamu n'atambula, ng'ayolekedde ekkubo ery'obukiikaddyo.
10
Enjala n'egwa mu nsi ya Kanani; Ibulaamu n'aserengeta mu Misiri, okutuula omwo kubanga enjala yali nnyingi mu nsi.
11
Awo, bwe yali ng'anaatera okuyingira mu Misiri n'alyoka agamba Salaayi mukazi we nti, “Laba, mmanyi nga ggwe oli mukazi mulungi mu ndabika;
12
kale Abamisiri bwe balikulaba, kyebaliva boogera nti, ‘Oyo ye mukazi we,’ era nze, balinzita naye ggwe balikuleka ng'oli mulamu.
13
Nkwegayiridde, ogambanga nti oli mwannyinaze, balyoke bampise bulungi, n'obulamu bwange buwone ku lulwo.”
14
Awo Ibulaamu bwe yamala okuyingira mu Misiri, Abamisiri ne balaba mukazi we nga mulungi nnyo.
15
N'abakungu ba Falaawo ne bamulaba, ne bamutendereza eri Falaawo; ne batwala omukazi mu nnyumba ya Falaawo.
16
Falaawo n'ayisa bulungi Ibulaamu ku lwa Salaayi, n'amuwa endiga, ente, endogoyi ensajja n'enkazi, eŋŋamira, abaddu n'abazaana.
17
Mukama n'abonyaabonya Falaawo n'ennyumba ye n'endwadde ez'amaanyi.
18
Falaawo n'ayita Ibulaamu, n'ayogera nti, “Kino kiki ky'onkoze? Kiki ekyakulobera okumbuulira nga ye mukazi wo?
19
Kiki ekyakwogeza nti, ‘Ye mwannyinaze,’ nange ne mmutwala okuba mukazi wange? Kale mukazi wo wuuyo, mutwale ogende.”
20
Falaawo n'alagira abasajja be ne bawerekera Ibulaamu ne mukazi we ne byonna bye yalina.
← Chapter 11
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 13 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50