bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Genesis 23
Genesis 23
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 22
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 24 →
1
Saala yawangaala emyaka kikumi mu abiri mu musanvu (127),
2
n'afiira mu Kiriasualaba, ye Kebbulooni, mu nsi ya Kanani. Ibulayimu n'amukungubagira, era n'amukaabira amaziga.
3
Ibulayimu n'ava awali omulambo, n'agenda eri abaana ba Keesi n'abagamba nti,
4
“Nze ndi mugenyi era mutambuze mu nsi yammwe; munguze ekifo eky'okuziikangamu abafu bange, kibe obutaka bwange mu nsi yammwe.”
5
Abaana ba Keesi ne baddamu Ibulayimu, ne bamugamba nti,
6
“Mukama waffe, tuwulire; ggwe oli mukungu mukulu mu ffe: ziika omulambo gwo mu ntaana yaffe gy'oneeroboza mu zonna; tewali mu ffe agenda okukumma entaana ye, wadde okukuziyiza okuziikamu omufu wo.”
7
Ibulayimu n'asituka, n'avuunamira abaana ba Keesi, bannannyini nsi eyo.
8
N'ayogera nabo, n'abagamba nti, “ Nga bwe munzikirizza okuziika omufu wange, munneegayiririre Efulooni, omwana wa Zokali
9
anguze empuku ye eri e Makupeera, ekomererayo mu lusuku lwe; omuwendo gwayo omujjuvu, nga mulaba, ebeere obutaka bwange obw'okuziikangamu.”
10
Awo Efulooni yali atudde wamu n'abaana ba Keesi; mu kifo ekikuŋŋaanirwamu mu mulyango gw'ekibuga, n'addamu Ibulayimu ng'abalala bonna bawulira nti,
11
“Nedda, mukama wange, ompulire; olusuku n'empuku erulimu ngikuwadde ng'abantu bonna balaba; ziikamu omufu wo.”
12
Ibulayimu n'avuunama mu maaso ga bannannyini nsi eyo.
13
N'agamba Efulooni abantu ab'omu nsi eyo nga bamuwulira nti, “Nkwegayiridde wulira kye ŋŋamba, olusuku lwonna kkiriza ndugule omuwendo gwalwo omujjuvu nziikemu omufu wange.”
14
Efulooni n'addamu Ibulayimu, ng'amugamba nti,
15
“Mukama wange, ompulire; akasuku akagula Essekeri eza ffeeza ebina (400) katono nnyo gye ndi. Katwale butwazi oziikemu omufu wo. Omuwendo gwako essekeri eza ffeeza ebina (400) kintu ki eri nze naawe? Kale ziika omulambo gwo.”
16
Ibulayimu n'akkiriza omuwendo Efulooni gwe yamugamba. Ibulayimu n'atoola effeeza bina (400) ng'ezomuwendo ez'obuguzi bwe ziri n'azimuwa.
17
Awo olusuku lwa Efulooni, olwali mu Makupeera, etunuulira Mamule, olusuku n'empuku eyalimu, n'emiti gyonna egyali mu lusuku, egyali mu nsalo yaalwo yonna okwetooloola,
18
byanywezebwa eri Ibulayimu okuba obutaka bwe mu maaso g'abaana ba Keesi, mu maaso ga bonna abaayingira mu mulyango gw'ekibuga kye.
19
Oluvannyuma lw'ebyo Ibulayimu n'aziika Saala mukazi we mu mpuku ey'omu lusuku olwa Makupeera etunuulira Mamule, ye Kebbulooni, mu nsi y'e Kanani.
20
N'olusuku n'empuku erulimu ne binywezebwa abaana ba Keesi eri Ibulayimu okuba obutaka bwe, okuba ekifo eky'okuziikangamu.
← Chapter 22
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 24 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50