bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Genesis 36
Genesis 36
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 35
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 37 →
1
Kuno kwe kuzaala kwa Esawu, ayitibwa Edomu.
2
Esawu yawasa ku bawala b'Abakanani: Ada muwala wa Eroni Omukiiti, Okolibama muwala wa Ana, muzzukulu wa Zibyoni Omukiivi;
3
ne Basimansi omuwala wa Isimaeri, mwannyina Nebayoosi.
4
Ada n'azaala Erifaazi; Basimansi n'azaala Leweri;
5
ne Okolibama n'azaala Yewusi, Yalamu, ne Koola. Abo be batabani ba Esawu, abaamuzaalirwa mu nsi ya Kanani.
6
Esawu n'addira bakazi be ne batabani be ne bawala be n'abantu bonna abaali mu nnyumba ye, n'ebisolo bye byonna, n'ebintu bye byonna bye yafunira mu nsi ya Kanani; n'agenda mu nsi endala, n'abeera wala ne muganda we Yakobo.
7
Kubanga ebintu byabwe byali bingi nnyo nga tebayinza kubeera wamu. Ensi mwe baabeeranga yali tekyayinza kubamala olw'amagana amangi ge baalina.
8
Esawu, ye Edomu, n'atuula ku lusozi Seyiri.
9
N'olulyo lwa Esawu jjajja wa Abaedomu abaali ku lusozi Seyiri lwe luno:
10
batabani ba Esawu amannya gaabwe ge gano: Erifaazi omwana wa Ada mukazi wa Esawu, Leweri omwana wa Basimansi mukazi wa Esawu.
11
Ne batabani ba Erifaazi be bano: Temani, Omali, Zefo, Gatamu ne Kenazi.
12
Erifaazi mutabani wa Esawu yalina omuzaana ayitibwa Timuna, eyamuzaalira Amaleki. Abo be baana ba Ada omukazi wa Esawu.
13
N'abaana ba Leweri baabano: Nakasi, Zeera, Samma, ne Mizza. Abo be baali abaana ba Basimansi omukazi wa Esawu.
14
N'abaana ba Okolibama omwana wa Ana, muzzukulu wa Zibyoni, mukazi wa Esawu, be bano: Yewusi, Yalamu, ne Koola.
15
Bino bye bika ebisibuka mu baana ba Esawu. Okuva mu Erifaazi omubereberye wa Esawu: ekika kya Temani, ekya Omali, ekya Zefo, ekya Kenazi.
16
Ekya Koola, ekya Gatamu n'eky'Amaleki. Ebyo bye bika ebyava mu Erifaazi mu nsi ya Edomu, era be bazzukulu ba Ada.
17
Okuva mu Leweri: ekika kya Nakasi, ekya Zeera, ekya Samma n'ekya Mizza. Ebyo bye bika ebyava mu Leweri mu nsi ya Edomu, era be bazzukulu ba Basimansi mukazi wa Esawu.
18
Okolibama, mukazi wa Esawu, ye jjajja w'ebika bino: ekya Yewusi, ekya Yalamu, n'ekya Koola. Ebyo bye bika ebyava mu Okolibama muwala wa Ana, mukazi wa Esawu.
19
Abo be baana ba Esawu, ayitibwa Edomu n'ebika byabwe.
20
Abaana ba Seyiri Omukooli, abaatuulanga mu nsi ya Edomu be bano: Lotani, Sobali, Zibyoni, ne Ana.
21
Disoni, Ezeri ne Disani. Ebyo bye bika ebyava mu Bakooli, era abaana ba Seyiri mu nsi ya Edomu.
22
Abaana ba Lotani be bano: Koli ne Kemamu; mwannyina Lotani ye Timuna.
23
Abaana ba Sobali be bano: Aluvani, Manakasi, Ebali, Sefo ne Onamu.
24
Abaana ba Zibyoni be bano: Aya ne Ana. Ana oyo ye yazuula mu ddungu enzizi z'amazzi agookya, bwe yali ng'alunda endogoyi za Zibyoni kitaawe.
25
Abaana ba Ana be bano: Disoni ne Okolibama omuwala.
26
Abaana ba Disoni be bano: Kemudaani, Esubani, Isulani ne Kerani.
27
Abaana ba Ezeri be bano: Birani, Zaavani ne Akani.
28
Abaana ba Disani be bano: Uzi ne Alani.
29
Ebika ebyava mu Bakooli bye bino: ekika kya Lotani, ekya Sobali, ekya Zibyoni, n'ekya Ana.
30
Ekya Disoni, ekya Ezeri, n'ekya Disani. Ebyo bye bika ebyava mu Bakooli abaali batuula mu Seyiri.
31
Bassekabaka abaafuga mu nsi ya Edomu nga tewannabaawo kabaka yenna afuga mu baana ba Isiraeri be bano:
32
Bera mutabani wa Byoli n'afuga mu Edomu; n'ekibuga kye nga kiyitibwa Dinukaba.
33
Bera n'afa, Yobabu mutabani wa Zeera ow'e Bozula n'alya obwakabaka mu kifo kye.
34
Yobabu n'afa, Kusamu ow'ensi ya Abatemami n'alya obwakabaka mu kifo kye.
35
Kusamu n'afa, Kadadi mutabani wa Bedadi, eyawangula Midiyaani mu nsi ya Mowaabu, n'alya obwakabaka mu kifo kye; n'ekibuga kye nga kiyitibwa Avisi.
36
Kadadi n'afa, Samula ow'e Masuleka n'alya obwakabaka mu kifo kye.
37
Samula n'afa, Sawuli ow'e Lekobosi ekiriraana n'omugga n'alya obwakabaka mu kifo kye.
38
Sawuli n'afa, Baalukanani omwana wa Akubooli n'alya obwakabaka mu kifo kye.
39
Baalukanani mutabani wa Akubooli n'afa, Kadali n'alya obwakabaka mu kifo kye: n'ekibuga kye nga kiyitibwa Pawu. Erinnya lya mukazi we ye Meketaberi, muwala wa Matuledi, muzzukulu wa Mezakabu.
40
Ebika ebyava mu Esawu bye bino: ekika kya Timuna, ekya Aluva, n'ekya Yasesi.
41
Ekya Okolibama, ekya Era, n'ekya Pinoni.
42
Ekya Kenazi, ekya Temani, n'ekya Mibuzali.
43
Ekya Magudyeri, n'ekya Iramu. Ebyo bye bika ebya Edomu nga bwe byatuulanga mu nsi ey'obutaka bwabwe. Oyo ye Esawu jjajja wa Abaedomu.
← Chapter 35
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 37 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50