bible
ra
🌐 Language
English
Español
Français
Deutsch
Português
Italiano
Nederlands
Русский
中文
日本語
한국어
العربية
Türkçe
Tiếng Việt
ไทย
Indonesia
All Languages
Home
/
Luganda
/
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
/
Genesis 9
Genesis 9
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
← Chapter 8
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 10 →
1
Katonda n'awa Nuuwa n'abaana be omukisa, n'abagamba nti, “Mwalenga mweyongerenga, mujjuze ensi.
2
Ensolo zonna n'ebibuuka mu bbanga na buli kiramu kyonna ekiri mu nnyanja, binaabatyanga. Binaabanga mu buyinza bwammwe.
3
Nga bwe n'abawa ebimera okuba emmere, era mbawadde na buli kiramu ekitambula okuba emmere gye muli; buli kiramu ekitambula kinaabanga kya kulya gye muli.
4
Naye ennyama ekyalimu omusaayi temugiryanga kubanga obulamu buli mu musaayi, temugiryanga.
5
Siiremenga kuzikiriza muntu oba ensolo esaanyawo obulamu bw'omuntu.
6
Buli anattanga omuntu naye anattibwanga, kubanga omuntu yatondebwa mu kifaananyi kya Katonda.
7
Naye mmwe muzaale nnyo, mweyongerenga, mujjuze ensi.”
8
Katonda n'agamba Nuuwa n'abaana be nti,
9
“Kaakano nkola endagaano nammwe era n'ezadde lyammwe erinaddangawo;
10
era na buli kiramu ekiri awamu nammwe: ennyonyi ez'omubbanga, ensolo enfuge n'ez'omu nsiko, ne byonna ebivudde mu lyato.
11
Nange nkola nammwe endagaano; sikyaddayo kuzikiriza biramu byonna na mataba; amataba tegakyaddamu kuzikiriza nsi nate mulundi gwa kubiri.”
12
Katonda era n'agamba nti, “Kano ke kabonero ak'endagaano ey'emirembe n'emirembe, gye nkoze nammwe era na buli kitonde ekiramu ekiri nammwe:
13
ntadde musoke ku bire, abeerenga akabonero ak'endagaano gye nkoze n'ensi.
14
Kale olunaatuukanga, bwe nnaaleetanga ebire ku ggulu, musoke n'alabika,
15
najjukiranga endagaano gye nkoze nammwe na buli kiramu kyonna ekirina omubiri; amataba tegaliddamu kuzikiriza biramu byonna ku nsi.
16
Musoke bw'anaalabikanga ku bire, nnaamutunuuliranga ne nzijukira endagaano ey'emirembe n'emirembe, nze Katonda gye nkoze n'ebitonde byonna ebiramu ebiri ku nsi.”
17
Katonda n'agamba Nuuwa nti, “Ako ke kabonero ak'endagaano gye nkoze n'ebiramu byonna ebiri ku nsi.”
18
Abaana ba Nuuwa abaava mu lyato be bano: Seemu, Kaamu, ne Yafeesi. Kaamu ye yazaala Kanani.
19
Abo bonsatule Nuuwa be yazaala; n'abaana baabwe be baazaala, be baabuna ensi.
20
Nuuwa n'atandika okuba omulimi, n'asimba olusuku olw'emizabbibu;
21
n'anywa ku mwenge gwalwo ng'ali mu weema ye, bwe yatamiira n'agalamira ng'ali bukunya.
22
Kaamu, kitaawe wa Kanani, bwe yalaba ensonyi za kitaawe, n'agenda n'abuulira baganda be ababiri abaali ebweru.
23
Seemu ne Yafeesi ne batoola ekyambalo, ne bakiteeka ku bibegabega byabwe bombi, ne batambula eky'ennyumannyuma, ne babikka ku nsonyi za kitaabwe; era amaaso gaabwe ne gatalaba ku nsonyi za kitaabwe.
24
Nuuwa omwenge bwe gwamwamukako, n'amanya omwana we omuto kye yamukola,
25
N'ayogera nti, “Kanani akolimirwe; Anaabanga muddu w'abaddu eri baganda be.”
26
Era yayogera nti, “Mukama yeebazibwe, Katonda wa Seemu; Era Kanani abeerenga muddu we.
27
Katonda agaziye Yafeesi, Era atuulenga mu weema za Seemu; Era Kanani abeerenga muddu we.”
28
Nuuwa n'awangaala emyaka bisatu mu ataano (350), amataba nga gamaze okubaawo.
29
Nuuwa n'afa ng'awezezza emyaka lwenda mu ataano (950).
← Chapter 8
Jump to:
Chapter 1
Chapter 2
Chapter 3
Chapter 4
Chapter 5
Chapter 6
Chapter 7
Chapter 8
Chapter 9
Chapter 10
Chapter 11
Chapter 12
Chapter 13
Chapter 14
Chapter 15
Chapter 16
Chapter 17
Chapter 18
Chapter 19
Chapter 20
Chapter 21
Chapter 22
Chapter 23
Chapter 24
Chapter 25
Chapter 26
Chapter 27
Chapter 28
Chapter 29
Chapter 30
Chapter 31
Chapter 32
Chapter 33
Chapter 34
Chapter 35
Chapter 36
Chapter 37
Chapter 38
Chapter 39
Chapter 40
Chapter 41
Chapter 42
Chapter 43
Chapter 44
Chapter 45
Chapter 46
Chapter 47
Chapter 48
Chapter 49
Chapter 50
Chapter 10 →
All chapters:
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50